Pallaso Yita ewange ondabeko Back in the bad tune, Ogwo mukwano si musango Darling when you feeling like you need someone akusanyusa Ebyange tuja kugabana paka kukasuti kano mwenzinila Kuwe space mu kisenge kwambaze nga biri kumulembe Awasobye ogamba nga, njagala nga ekotti ge ma suuka Nze anti bwe kwagala Nsoka nekuwa obukade ki kumi Kwambaza gucci versace kuwanika Eli wagulu ku kalina abiili Nze anti bwe kwagala Nsoka nekuwa obukade ki kumi Ne kuwanika Eli ba Rihanna jebali Ne mpita ne shakib we yatuka zari Nze wendi Onkonako Kasimu kamu Nkutuka ko Newejibela milimu jileka Kubali Kebe mbuzi yenge jileka ku tale Ate bwekiba kidongo ndigida mubali Eh nga ndigida mubali Na na na na Yita ewange ondabeko Na na na na Ogwo mukwano si musango Na na na na Baby yita ewange ondabeko Na na na na Ogwo mukwano si musango Darling kasita owulila Goyagala nzijje okyamuke mu Esimu kweli okubilako katanda kange katono na ojako Sunda mpola ekitanda kyamunaku Otuuse ku musumwa gwobulamu Buli kimu masavu ku masavu Ye manyi ki ago golina agatta no'mulalu Buli lwekulaba manya kisoboka kisoboka ne tweyala Ndi nawe mubuli kyolota I wanna be the one you fantasize Tekyetaga evidence olaba kilabe Babili nga kato no'mulongo Babirye Kukwate kumu kono tuzube babili Tusime nempuku tusule nga bukamuje Nze anti bwe kwagala Nsoka nekuwa obukade ki kumi Kwambaza gucci versace kuwanika Eli wagulu ku kalina abiili Nze anti bwe kwagala Nsoka nekuwa obukade ki kumi Ne kuwanika Eli ba Rihanna jebali Ne mpita ne shakib we yatuka zari Nze wendi Onkonako Kasimu kamu Nkutuka ko Newejibela milimu jileka Kubali Kebe mbuzi yenge jileka ku tale Ate bwekiba kidongo ndigida mubali Eh nga ndigida mubali Na na na na Yita ewange ondabeko Na na na na Ogwo mukwano si musango Na na na na Baby yita ewange ondabeko Na na na na Ogwo mukwano si musango Nze anti bwe kwagala Nsoka nekuwa obukade ki kumi Kwambaza gucci versace kuwanika Eli wagulu ku kalina abiili Nze anti bwe kwagala Nsoka nekuwa obukade ki kumi kuwanika Eli ba Rihanna jebali Ne mpita ne shakib we yatuka zari
Pallaso的其他专辑
- 1737648000000
- 1736438400000